Omuyimbi Walukaga agambye nti ayina kyasinga omugenzi Paul Kafeero.

Mathias Wakukaga, muyimbi ate munabyabufuzi.

Omuyimbi mathius walukaga, yaavuddeyo neyewaana nga bwali owamanyi mukisawe kyomuziki wano mu 256 (Uganda), Walukaga yagambye nti mukaddongokamu wakugerageranyizabwa n’omugenzi Paul Kafeero kubanga nti Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yamusiima namuwa engule kyoka ng’ate kafeero yafa Kabaka tagyimuwadde.

Meeya wekyengera town kanso yagaseeko nti yawangula engule y’omuyimbi w’omwaka mu Uganda nga n’omugenzi kafero akyali kunsi ekitegeza nti muyimbi wamanyi nyo mugwanga.

Bino yabyogeredde ku Tv ya Nbs ku pulogulamu emanyidwa nga “Uncut Sabula” eberawo buli rwamukaga era nga ekwata kubyamasanyu. walukaga yagenze mumaso nategeza nga kadongokamu bwaakyali owamanyi mugwanga era singa sikirwadde kya senyiga omukambwe lumima mawugwe abadde ayina ebivulu ebweru wegwanga .

Wabula studuo yakute omuliro oluvanyuma lw’omu kubatesitesi ba program amanyidwa ng’a Kayz bweyagambwe nti kadongokamu yasanawo era Walukaga, Hassan Nduga abadde naye mu studio nabalala tebakyalina kyebagamba gwanga ng’enjogera yaleero. Omuyimbi eyafuuka omusamizze Hassan Nduga namutabukira era kata balwanire mu studio olwo omutesitesi Anataria ozi nabawoyawoya.

Olwomukagwa olwagwa nga abayimbi b’enyimba zeddini (gospel artistes) Exodus ne Laneck nabo kabula kate balwaane ng’entabwe eva ku Kays kubigambo byeyayogerera Laneck.

Spread the love

Leave a Reply

Your email address will not be published.